Album Cover Malaika

Malaika

Winnie Nwagi

6

Ndi kutimba nju, yona uh ah (Fire baby)

Gw′asooka, era gw'asembayo

My boo, my lover ah (Lituation booth)(Kesh on this beat)

Omukwano gwo gwakula, jangu nkulambuze ebisenge

Mu wallet mwo zaabula, naye romance ndi kabenje (hmm)

Ndaba ku ki mukayisi

Nga nfubye okusimbasimba line

Ntuuke! Nkuliiremu mukwano (aah)

Naye onsombya buti

Onteeka mu matigga wakati (wakati)

Kyoka walemera ku scene

Celebrity boyfriend

Ndaba ku ki malaika

Guno omukwano gunjokya nga hot kaawa, eh

Oh sweet my doctor

Nzikakana nga ndabye owange my flower, eh

Ndaba ku ki malaika

Guno omukwano gunjokya nga hot kaawa, eh

Oh sweet my doctor

Nzikakana nga ndabye owange my flower, eh

Nteesa nti, n′omala okikola my darling

Akaseera kona, nze ndikanotinga mu diary (mu diary)

N'obufaananyi mu gallery, ah ah-ah

Ndi kutimba nju, yona ah ah (ndi kutimba nju)

Gw'asooka, era gw′asembayo

My boo, my love-lover ah

Ndi kutimba nju, yona ah ah

Gw′asooka, era gw'asembayo

Ndaba ku ki malaika

Guno omukwano gunjokya nga hot kaawa, eh

Oh sweet my doctor

Nzikakana nga ndabye owange my flower, eh

Ndaba ku ki malaika

Guno omukwano gunjokya nga hot kaawa, eh

Oh sweet my doctor

Nzikakana nga ndabye owange my flower, eh

Omukwano gwo gwakula, jangu nkulambuze ebisenge

Mu wallet mwo zaabula, naye romance ndi kabenje (hmm)

Ndaba ku ki mukayisi

Nga nfubye okusimbasimba line

Ntuuke! Nkuliiremu mukwano (aah)

Naye onsombya buti (iye)

Onteeka mu matigga wakati (wakati)

Kyoka walemera ku scene

Celebrity boyfriend

Ndaba ku ki malaika (ndaba ku ki malaika)

Guno omukwano gunjokya nga hot kaawa, eh

Oh sweet my doctor (sweet my doctor)

Nzikakana nga ndabye owange my flower, eh

Ndaba ku ki malaika (ndaba ku ki! Malaika)

Guno omukwano gunjokya nga hot kaawa, eh

Oh sweet my doctor (sweet my doctor)

Nzikakana nga ndabye owange my flower, eh

Oyokya nga

Oyokya nga Swangz Avenue

Yeah eh

Aah

Lagu lain oleh Winnie Nwagi